1 Kings 4:24

24 aYafuganga ensi yonna eri emitala w’Omugga Fulaati, okuva e Tifusa
Tifusa kyali kibuga kikulu nga kisangibwa ku lubalama lw’Omugga Fulaati, nga kiri ku nsalo ey’omu bukiikakkono bw’obuvanjuba obw’obwakabaka. Gaaza ne Bufirisuuti okumpi n’ennyanja ya Meditereniyaani ye yali ensalo ey’omu bukiikaddyo bw’obuvanjuba obw’obwakabaka.
okutuuka e Gaaza, era yalina emirembe enjuuyi zonna okumwetooloola.
Copyright information for LugEEEE